Ekyama Kya Vipers Kiriwa?

0
929

Liigi y’eggwanga eya babinwera essemberedde enkomekerelo yayo nga tiimu ya Vipers y’ekyareebya zizanaayo nga yetaaga kuwangula emipiira ebiri esobole okuwangula ekikopo kya sizoni eno. Bano ne mumpaka za Uganda cup basemberede oluzannya olwakamalirizo. Wabula okutuuka kubino, Mulindwa alina enkyukakyuka zeyakola wakati mu sizoni nga oba olyawo zezibayambye okufuuka ensonga sizoni eno. Omusasi waffe Web Daniel Sebakijje katunyonyole ebisingawo.

TagsVipers