Mbu Ebizibiti Bya Kaweesi Byo Baabireka, Olwo Oba Babba By’ani?

0
1083

Poliisi esambazze ebiyitingana nti ebimu ku bisigalira by’abantu ab’enkizo abali mu kunoonyerezebwako byabbibwa mu kkeneenyerezo lya gavument erisangibwa e Wandegeya, eryayingirirwa wiiki eno ng’etandika Poliisi egamba kituufu ekkenneenyerezo lino lyazindwa abazigu naye ebisigalira ebyenkizo tebyatwalibwa nga n’abaserikale abaali balikuuma kati batemeza mabega wa mitayimbwa