Ab'e Makerere Bandyekalakaasa

0
995

Eyaloga Makerere oyinza okugamba nti nakati embugo akyawanise anti baba bakamaliriza okugonjoola ekizibu ekimu, ate ekirara nekigya, wowulirira bino ng’abasomesa b’e Makerere balangiridde okwekalakasa olwemisaala gyabwe gyebagamba nti teginnayongezebwa. Ssentebe wekibiina ekigatta abasomesa b’ e Makerere Deus Kamunyu agamba ssente zebaali basuubira okuva mu gavumenti tezirabikidde mu mbalirira eri mu kuteekebwateekwbwa .