Kkooki Eyagala Kuteesa ne Mmengo

0
967

Abakulembeze mu Bwakamuswaaga bw’e Kooki bagamba betegefu kati Okuteesa ne Mmengo okumalawo okusika omuguwa okuliwo mu kiseera kino. Abakooki bagamba baagala kulaba nga Kkooki ayitimuka okukira bweri naye nga kino tebasobola kukitukako nga waliwo okusika omuguwa ne Mengo.