Museveni Ayambalidde Bannaddiini

0
824

Pulezidenti Museveni akayukidde bannaddini beyakamala okuyiira omusimbi gwokwekulakulanya nga agamba nti basusse okuwudiisa abagoberezi. Museveni agambye nti simusanyufu olwabannadiini abasiibya abantu mukusaba mukifo kyokubakubiriza okukola kyagambye nti kigwana kikomezebwe.