Kkooti ensukkulumu eyimbudde Jamwa

0
884

KKooti ensukkulumu eyimbudde eyali ssenkulu wekittavvu kyabakozi ekya NSSF David Chandi Jamwa ku kakalu kayo Okutuusa kkooti y’emu emaze okuwulira okujulira kwe kweyakola
Jamwa yali yasalibwa emyaka 12 oluvannyuma lwokusingisibwa omusango gwokufiriza ekittavvu kyabakozi ensimbi ezisoba mu buwumbi 2
Ono asasudde obukadde kkumi nga abamweyimiridde buli omu wakusasula obukadde 500 ezatali za buliwo