Akasaanyi Keeyongera Kusenkenya, Eyalima Kasooli Ngoolabye

0
849
Okweraliikirira kwoyongede mu balimi mu buvanjuba bw’eggwanga oluvannyuma lw’akawuka Akalya Kasooli Okusaanyaawo Emisiri Egiwera Mu Disitulikiti y’e Tororo. Bano Banenya Gavumenti Obutafaayo Ku Nsigo Ezisimbibwa Ezitatuukana na mutindo Ezitundibwa. Amagombolola Agakossedwa Mwemuli Osukuru, Mudodo, Peta, Merikit n’amala.