Eby'ettaka Biswaza Abantu

0
906

Ngakakiiko akanoonyereza ku byettaka kagend amu maaso n’ogwako ,leeron keeyongeddeyo nokukunya abo abafuna ssente mu ngeri eyamankwetu okuva mu kittavvu kyettaka oba giyite Land Fund. Leero akakiiko kakunyizza Patrick Zikanshagyiza omu kwabo abaasasulwa ssente eziryeyo mu bukadde 904 ngono yayambibwangako abakungu abakola mu kittavvu kyabakozi