Eyaziba Ekkubo Lya Mulirwaana Gamumyuse

0
950

Omulamuzi Catherine Bamugemereire agugumbudde mutabani wa Nnagagga w’omu kampala Amos Nzeyi ayitibwa Hamphrey Nzeyi namulangira obutaagaliza, obuluvu,n’obufere nga kino kivudde kukakiiko ka Bamugemereire okukizuula nti mutabani wa Nnagagga ono yaziba ekkubo lya muliranwawe olwokugaana okumuguza amakage agaali gamulinanye. Bino bibadde mukakiiko nga kakunya Director wa KCC avunanyizibwa kukutekeratekera ekibuga Atwine Moses.