Abalamazi Batandise Okutuuka ku Biggwa

0
1318

Kati giweze emwaka 139 bukyanga Fr. Pere Mapeera ne Br. Amansi bagoba e Bugoma mu bizinga by’e Ssese gyebatandikira omulimo gw’okuyigiriza eddiini y’ekikatuliki wabula ab’omukifo mu kifo kyenyini webatandikira obukirisitu eddini ya kurisitu eby’okusinza babyesonyiwa dda. Mu kiseera kino eky’okujjukira Bannayuganda abaafiirira ediini webatandikira okusomesa enjiri y’ekikatuliki mu Buganda oluvanyuma eyasasaana ne Uganda yona.tusazeewo okudda e Bugoma Fr. Pere Mapeera ne Br. Amansi