Aba NRM Beesunga Buwanguzi mu Kulonda Kw'ebyalo

0
588

Olunaku lweggulo akakiiko kebyokulonda lwekalufulumizza enkola egenda okugobererwa mukulonda abakulembeze beebyalo. Wowulira bino nga ebibiina ebyenjawulo n’abantu ssekinnoomu batandise okutuula obufoofofo olwensonga eno Ekibiina kya NRM kigamba nti okulonda kuno kyagala kikuwangule kubitundu kyenda n’omusobyo era nga enteekateeka bazikoladda mwebanayita okuwangula ebyalo byonna.