Abajulizi Ba Uganda Baatambula Batya?

0
1386

Bangi mumanyi nti nga 3 mu ssebaseeka wa 1886 abavubuka 26 abaali bewaddeyo okusoma eddiini battibwa kirindi e Namungongo ku biragiro bya ssekabaka Mwanga II. Naye olowooza mu biseera ebyo awataali na mmotoka batuuka batya e Namugongo, ye abaffe olugenda lwatandikirawa wa? Jamila Mulindwa alina ekiddibwamu.