Abakulira Amasomero Balabuddwa

0
495

Ab’obuyinza e Mubende balabudde amasomero agatalina bisaanyizo obutaggulawo lusoma luno okutuusa nga bakakasizza nti ebisaanyizo babifunye Si kyokka abakulu e Mubende nabo balabudde n’abazadde obutatwala bayizi baabwe mu amsomero gatalina bisaanyizo kubanga bwegaggalwa tewali webagenda kuloopa