Abalamazi B'e Tororo Beemulugunya ku Babbi

0
331

Abalamazi abava e Tororo beekubidde enduulu eri poliisi ebayambe eku byokwerinda kubanga abantu abababi batandise okubalumba nga bababbako ebyabwe Wadde abamu beeraliikiridde olwebyokwerinda naye abamu bagamba batambulira mu musaayi gwa Yezu era ye yabakuuma