Abalamazi Bongedde Okutuuka e Namugongo

0
519

Yo ku kiggwa kyabajulizi e Namugongo abalamazi bongedde okutuuka nga ku luno abatuuse tabatambuzza bigere wabula batambuzza Motoka Okusinziira ku bakulu ki kiggwa kyabakatoliki e Namugongo ,abalamazi abasoba mu nkaaga leero batuuse e Namugongo okuva e Gulu