Abanyazi Bazinze Abacayina

0
335

Police y’oku Kiira Road ekutte negalira mu kadukulu kayo omu ku basajja abekobaanye n’omukuumi nebayingilira aba china abazimba ebibiro ly’amasanyalaze erye Karuma nebabasiba akandooya oluvanyuma nebabako obukadde 8 obwa shilling, dollars 500, ekitangaazo kimu, computer 3 wamu n’amasimu 8 ku saawa 8:00AM ezokumakya . Abachina baano ababadde basobeddwa eka nemukibiira, babadde bapangisa mu zone ye Makenzie plot 31 Kololo.