Abapoliisi Batuuyanidde mu Bigezo

0
631

Abaserikale ba puliisi abasoba 320 abaagala okugenda okukuuma emirembe mu Somalia olwaleero basiibye batuuyana na mpapula za bigezo ebiwandiike ku Nsambya Sharing hall mu Kampala. Twaha mukiibi abaddeyo, era bakira entuuyo bazisaza ebibatu nga ye abeegese amaaso, kaabituwe.