Abasoba mu 15Abagudde ku Kabenje Bajjanjabirwa Mulago

0
621

Kabadde kasera kazigizigi na ketaro Mu dwaliro ekulu emulago nga abasawo bakola ekisoboka okusobola okutasa obulamu bwabantu abasimatusse akabejje akagudde ekiryandongo Baasi eya Kampuni ya gaaga bweyatomeleganya ne lukululana. Joel Wasswa yomu kubasimatuse akabenje kano era tumusanze mulago nga bamujanjaba neya akabejje akalojja lulye.