Abasomesa Bayunivasite Batiisatisizza Okwekalakasa

0
349

Abasomesa ku matendekero ga gavumenti aga University batiisatisizza okwekalakasa sinziggu singa gavumenti tebongeza misaala gyaabwe nga bwebaali bakaanyizza Sente zino sabasubizibwa president m7 obuwumbi 100 era bagamba nti singa tezirabikire mu mbalirila ejja semester ejja tebageenda kusomesa