Abasuubuzi Beekalakaasizza mu Katale e Kasubi

0
473

Poliiisi y’e Kasubi ekubye amasasi mu bbanga okusobola okugumbulula abasuubuzi b’omu katale k’e Kasubi ababadde bawakanya okusengulwa okuva mu katale bagende ewalala Abasuubuzi bagamba lwakiri okufa naye nga tebaggyiddwa mu kifo kino webakolera ensimbi