Abatuuze Batabukidde Maneja e Mbarara

0
881

Abatuuze abasula ku luguudo lw’e Kyamajumba okuyitira e Nyamunuka okugguka ku nsalo nga luno luli mu kukolebwa kata bagajambule abakola oluguudo luno nga babalanga gwakukola mulimu mungeri yagaddibe ngalye. Oluguudo luno lukolebwa kkampuni ya Dove engineering limited ngabatuuze bagamba luluddewo okuggwa ate nga nenguzi eriibwa ku luguudo luno tebagirabanga .