Abatuuze Bavuganya na Nte ku Mazzi e Buloba

0
560

Abatuuze b’oku kyalo kiweesa mu gombolola y’e Buloba mu disitulikiti ey’a Wakiso balaajanidde disitulkiti y’e Wakso okubakolera ku nzinzi mu kitundu kubanga bakooye okunywa mazzi awamu n’ente. Abatuuze bagamba ente zonoona mu mazzi ge gamu ate nabo gebanywa nga boolekedde okulwala endwadde eziwera nga ne kkolera mwomutwalidde