Abatuuze e Mubende Basula Bakukunadde, Eyeyeeyita Nnyini Ttaka Abagoba

0
514

Abatuuze ku lyalo kambuye mu muruka gw’e kanseera mu munispality y’E mubende abali eyo 350 bali mu kutya okutagambika lwa mugagga eyEeyise NaNnyini ttaka kwebali okutandika okubalagire baveko. Kino kituusizza n’okutwala abakulira district y’e Mubende ekipayoppayo ku ttaka lino nga bakulemberwa RDC Eveline Tinkamalirwe, Omubaka wa Mubende municipality mu paalamenti Tonny Ssemuli, aduumira poliisi mu diditulikiti Okoyo Martin n’abebyokwerinda okutaawulula abatuuze n’omugagga .