Abawera Balumiziddwa mu Kabenje Akabadde e Kiryadongo

0
879

Omuwendo gwabantu abakakasiddwa nti bafiridde mu Kabenje ka Bus e Kiryandongo gukyali 22 nga waliwo okutya nti gwandyeyongera akaseera konna. Bakawonawo batwaliddwa mu nyonyi ya magye mu ddwaliro ekkulu okufuna obujanjabi nga mubafudde mulimu abakozi ba district 3 okubadde n’omusomesa ku tendekero lya gavumenti e Kole.