Abazaalisa Bakuzizza Olunaku Lwabwe

0
901

Sipiika wa Palamenti Rebecca Kadaga YENNYAAMIDDE olwebbula lyabasawo abazalisa ku malwaliro agasokerwaako ku miruka agamanyiddwa nga health centre II. Sipiika Kadaga ngasinzidde ku lunaku lw’abasawo olukwatiddwa eJinja asabye babaka bannaabwe okuggya envumbo ku gavumenti okutendeka abakozi kisobozese amatendekero okutendeka abazaalisa abamala.