Ab’e Kiteezi Nga Basula Bubi

0
390

Ekkunganniro lya Kasasiro ery’e Kiteezi litandise okufuukira abatuuze abalirannye ekyambika olwokuwunya okuva mu kifo kino naye ng’abatuuze bagamba nti kivudde kunsonga y’okujjula. Abatuuze bekubidde omulanga eri gavumenti ebayambe ku kizibu kyokuwunya ebeeko kyekola nga ekiwundu tekinnasamba ddagala.