Ab'ennono Basabira Ggwanga Lwa Butemu

0
972

Abenzikiliza ey’obuwangwa nennono emanyiddwa nga Tondism okuva mu ggwanga lyona bakungaanidde ku Lusozi Walusi mu ssaza lye Bamunanika mu Bulemeezi okulamaga n’okusabiira eggwanga olw’ekitta ne kiwamba bantu ebikyaase ennyo nga bikolebwa abantu ba Kalibutemu. Bano webasinzidde nebasabiira maaso mooji Ronald Muwenda Mutebi ii obuwangaazi wamu nokulamura obuganda kati emyaka 25 egiweze omwaka gunno.