Akalulu K'e Rukungiri Kayingiddemu Eby'eddiini

0
863

Akalulu k’okuddamu okulonda omubaka omukyala anakikirira abantu ba Disitulikiti ye Rukungiri mu lukiiko lw’enggwanag olukulu kamamiddwa ebigambibwa nti ab’ekibiina kya FDC n’eKlezia katulika mu kitundu ekyo bakubiriza abalonzi abakatoliki obutalondo munna NRM omukrustoyo ku lunaku lw’okulonda Banna FDC basambazze ebibogerwako n’ebanenya banabwe bwebavuganya aba NRM okwyambisa enjawukana mu diini nga bayigga akalulu.