Akatale ka USAFI Kasigadde Kibajjo

0
319

Abasubuzi abakolera mu katale ka USAFI mu Kampala bakukulumidde ekitongole kya KCCA olw’okulemererwa okuteekawo enkoka ennungamu esobozesa emirimu mu katale kano okutambula wamu n’okubawudiisa nti akatale kabwe ate nga KCCA ekatunda okukamalawo. Bano ababadde abakaawu okira omususa, balombojjedde Omuloodi was Kampala Salongo Erias Lukwago enaku ebayonga obutaaba bwabadde owubyeko olubu lwekigere mu katale kano.