Amazzi Gayingiridde Ab’e Butaleja

0
908

Enkuba efukumula nga gyebagoba mu Gulu abe Butalejja kati ebatuuza Bufoofo, anti bangi badduse mu maka gaabwe oluvannyuma lwamazzi okwanjaala mu nju zaabwe nebasigala nga tebalina wakugangatanyiza biwanga mu ngalo. Abatuuze okusinga abomu gombolola y’e Himutu obubudamo babufunye mu kkanisa , eklezia ne mu mizigiti anti katonda y’awa era yaggyako.