Anyooma Banno Totawaana Kusiiba

0
1034

Nga abasiramu bali mu kisiibo ,okuwangana ekitiibwa ,kintu kikulu nnyo eri abakiriza kuba kijja ,n’okwagaliza,ekisa okwagaliza nga ediiniyobusiramu wesomesa. Okuwangana ekitiibwa kitwalibwa nga nkzikiriza era ebitabo byenzikiriza zona bikisuumusa mubintu ebirara byona ,nga muquran omutu atawa kitiibwa banne yasinga obwavu kunsi nemugulu newankubadde akola ebirungi ebisigadde.