Atasiiba Osubwa Bingi – Seeka

0
654

Obadde okimanyi nti mu kusiiba omuntu takoma ku kweyolera ,mpeera na mikisa gyokka wabula okusiba kwongera ku bulamu bwomuntu? Okusiiba okusinziira ku bakulu mu ddiini kyekimu kwebyo ebyoza omubiri neguvaamu endwadde olwo omuntu n’amalako okusiiba nga wamma ggwe mulamu ddala Obadde okimanyi? Ebisolo ebiriira ku ttale tebizza kyebiridde.