Babaano Amanda Bagakola mu Kasasiro

0
487

Nga government ya Uganda egezaako okulwanirira obutonde bwensi nga ekugira abatema emiti, atte abalala bagenda mumaaso n’okutema emiti nga bookya amanda, abamu nga basala embaawo, okulima, saako n’okuzimba amayumba ekintu ekyobulabe erri obutonde bwensi. Wadde nga embeera bweti bweri, baabano abakyala abavuddeyo okulwanyisa embeera eno nga bakunganya kasasiro nga bamufuula ow’omugaso.