Bakaawonawo B'akabenje ka Baasi ya Gaaga Balunyumya

0
519

Abamu Ku Bantu abasimattuse okufiira mu kabenje akaatugumbudde banabwe 23 e Kiryandongo nakati bakyapooca nabisago wakati mukwebaza katonda eyababisseeko akasubi. Abamu kubano tubasanze mu Ddwaliro e Mulago nebatubulira ekyabatukako.