Bannalotale Baakusimba Emiti

0
440

Kaweefube waba Nalotale owokusimba emiti amanyiddwa nga Mission go green anyinyitidde nga bannalotale bano basabye ne bannadiini okubegattako mu kaweefube owokulaba nti bannayuganda bakuuma obutonde. Bannalotale bano baagala ouksimba emiti egiwera nga bagamba ekibuuguumirize kyeyongedde nnyo mu nsi.