Besigye Akedde mu Paalimenti

0
752

Eyali pulezidenti wa FDC Kizza Besigye agenze mu paalimenti kannagguluba okulaba bwamalawo obutakkaanya wakati wababaka abali ku ludda oluvuganya Besigye asisinkanye ababaka bano weewaawo ye agamba ekimuleese bibadde birala naye ngensisinkano eno emaze essaawa ezisoba mu 2