Betlion esse omukago ne FUFA okutumbula omupiira

0
636

Kampuni ya zzaala ey’okumutimbagano eya BetLion esse omukago n’ekibiina ekitwala omupiira mu uganda ekya FUFA Okutumbula omupiira mu Uganda. Endagaano eno yaakumala emyaka etaano.