E Kigungu Mapeera ne Amansi Gyebaagoba

0
501

Olunaku lwe ggulo twakulaze abamisani Mapeera ne Amaansi we batukiira ku kizinga essese. Olwa leero tugenda kulaga omwalo gwe kigungu e Ntebbe gyebagobera nga bavudde e ssese. Wano waliwo kelezia y’ekijjukizo kwossa n’ebintu ebirala nga abaayo babikuuma butiribbiri.