Ebbugumu Ly'eyongedde e Namugongo

0
1081

Enkumi n’enkumi z’abantu zeyiwa e Namugongo okujjukira olw’essatu lwa sseboaseka buli mwaka naddala ku kiggwa ky’abakulisitaayo. Wabula ku kiggwa kino ate wewasangibwa ekifo ky’eby’obulambuzi ky’oyinza okwebuuza nti ate kirimu biki era kya mugaso ki mu kifo kino. Josephine Namakumbi yalondodde ensonga eno era katulabe byeyatuggyiddeyo.