Eby'ettaka Jim Muhwezi Ly’akaayanira Biranze

0
975

Amyuka omuwandiisi wa kkooti enkulu mu Kampala Deo Nzeimaana adduse mu musango gw’eyali minisita Jim Muhwezi nga agamba engeri gyalina akakwate ku bali mu musongo guno tajja kusobola kugutambuza bulugni. Muhwezi yeekubiodde enduulu mu kkooti nga ayagala nti kkooti esazeemu ekiragiro ekyasooka ekizza ettaka ly’e Kyamula mu makindye eri James Mubiru.