Eddiini Y'obusiraamu Ekkiriza Ebikolwa Bwebiti

0
552

Ba Imaam bemizigiti gyokuluguudo lwentebbe bajjukiziddwa obuvunanyizibwam bwabwe, nti balina okulungamya abasiraamu bonna abasiiba basobole okuganyulwa mukisiibo kyabwe. Bino bibakuutiddwa Ambasada wa Uganda mu ggwanga lya Saudi Arabia Dr Rashid Ssemuddu bwabadde abakwasa ebyokusiibulukuka.