Ekisanja Kya Museveni Ekyokutaano

0
456

Olwaleero lwegiweze emyaka ebiri bukyanga pulezidenti Museveni awangula akalulu ke kisanja ekyokutaano songa nemyaka giweze asatu mu ebiri nga Museveni n’ekibiina kye ekya NRM bali mu buyinza. Twogeddeko nebannabyabufuzi abenjawulo okuli aba NRM n’oludda olugivuganya okukuba tooki mu myaka gino ebiri nga aboludda oluvuganya bagamba nti ebiriwo byonna mu gwanga tebibewunyisa songa aba NRM bagamba nti ebirungi bingi bikyayikira bannayuganda.