Ekisulo Kya Mary Stuart e KY'eMakerere University ‘Kiyidde’

0
539

Embeera ku kisulo kya abayizi abawala e Makerere ekya Mary Stuart ekyali y’aketalo nga abayizi n’abadukanya ssetendekero ono bakola ekisoboka wansi w’enjuba okuzza embeera mu nteeko. Embeera eno ezeewo oluvanyuma lw’ekisulo ekibadde kisuza abayizi abasoba mu 200 okukwata omuliro leero nga busasaana. NBS etunuliridde embeera ekisulo kino gyekirimu era Kayonga Paul, alina by’akunganyizza.