Ekyoto: Abasiiba Mwekwate Ebisomesebwa

0
497

Ekiseera kino kyakwenenya,nakukola ebirungi omuntu asobole okwefunira ku mpeera okuva ewa Allah. Mu mwezi guno bingi ebikolebwa nebyo ebyewalibwa n’ekigendererwa eky’okufuns okusonyiyibwa olwebyo ebiba byasoba. Mu bingi ebikolebwa mulimu n’okugaba naddala eri abo abalina obwetaavu,naye ani agwanidde okuweebwa era omusanga wa?