Ekyoto: Mwana Muwala Weyonge Mwatu

0
813

Abamu kubakazi bwebabeera mu nsonga z’ekikyala bavaamu ensu embi ennyo ekyoleka nti tebaba bayonjo era nga kino kivaako obulabe obutagambika, nga kiyinza nokulemesa omuntu okufuna ku ssanyu ly’okubuusa ku bbebbi. Naye omuntu amanyi nti ensonga zino zitambula nabuyonjo lwaki atuuka mu mbeera bwetyo?