Emmeeri MV Kalangala Ekomyewo

0
858

Emmeeri ya MV Kalangala olwaleero ezzeemu okusaabaza abantu oluvanyuma lw’emyezi nga yakwama era nga bagikanika. Kino kiwewudde ku ntambula okuva ku lukalu e Nakiwoga okudda mu bizinga by’e Ssese.