Emmere Ekaze Mu Kiro Kimu e Buhweju

0
892

Okulwanagana kakuuse kwandibalukawo ku kyalo kyamujuni nga kino kisangibwa Buhweju, entabwe eva ku nkayaana zattaka wakati wabebinja nebananyini ttaka. Kakati emitaafu okwetimba ebyenyi byabantu kiva ku biteberezebwa nti waliwo abakira ebirime byabantu mu kiro nebalyoka babifuyiira nga bingi kati bikaze. Kakati abatuuze bagala sabapoliisi Martin okoth Ochola ayingire munsonga zino.