Eyatolose ku Baamuwambye Alojja

0
442

Shamsa Nakasujja ow’emyaka 19 egy’obukulu, awonedde watono okuttibwa abantu abatannaba kutegeerekeka abamuwambye byeyabadde ava e Nakifuma ku district y’e Mukono ng’agenda okukyalira abooluganda lwe e Zzana ku lwe Entebe. Nakasujja okusimattuka amanyo gempisi kiddiridde okumala esaawa ezisukka mu 10 ngali mu mikono gy’abawambi mu kiguga kamapala. Ono yagiddwa mu paaka enkadde bweyabadde enanya ezidda e Zzana, era nga wayiseewo akaseera katono teyazeemu kumanaya biri ku nsi.