Eyawanduka Mu Ssomero Yeekwata Landa

0
810

Amasomo g’emikono wadde bangi tebannagateekako mulaka naye galabise nga gasobolera ddala okubbulula abantu mu bwavu kubanga gawa obukugu obutafa eri omuntu Amasomo gano wadde nabasinze okugettanira basajja naye kyetaagisa nabanaa abawala kati okugettanira bwebaba baakugoba ebbula lyemirimu.