Jim Muhwezi Agenze mu Kkooti

0
769

Oluvannyuma lwa kkooti okulagira bawannyondo baayo okusenda ebintu ebyali ku ttaka e Kyamula era mebakikola, kyaddaaki eyali minisita Jim Muhwezi yeekubidde enduulu mu kkooti ngayagala eyimirize ekiragiro kyayo aekyasooka Kkooti yalagira Mubiru James okweddiza ettaka erisangibwa e Kyamula ku lwe salaama nga yasala nti ono ettaka lye lyali lyamuggyibwako mu bukyamu.